View Lyrics: Nze Ani Modal close icon

Viewing lyrics for Nze Ani by Maureen Nantume.

NZE ANI

VERSE ONE

Unhuuuu... unhu unhu unhuuuu....

Lugendo Luwanvuuuuu gyempise Okutuukawano
Mpise Mu Kugesebwa Kunji
Na'ye Nempangula
Ka'le sikilowooza Ngako
Kungeri Jenabonabona
Nti Ndituuka Okubulwa otulo
Olwesanyu Elingyi Mukama Lyompaddeeeee.....
Nsinzaaaaaaa Oliwagulu Kyoyogela Kyekibaaaaaaaa....
Ntendaaaa... Gwe Eyasasilaaaaaaa.....
Ekintu Ekitalinva Ku Mutimaaaa....
Yengeli Gyotasosola
Nensi Beyakyawa Mukama Obayita Baanaaaa....

CHORUS

Na'ye Mazima Nze Aniii......
Gwoyambye Nosasilaa....
Na'ye Mazima Nze Aniii......
Ayi Katonda Ngolina Ekisa
Kuba Mazima Nze Aniii.....
Gwoyambye Nosasilaa....
Na'ye Mazima Nze Aniii......

VERSE TWO

Emotoka Zeninya Abalala Zezibaseee...
Business Mwenfunye Abalala Bibasazenyo
Emyaka Gyenina Nkumu Tebajiwezezaaa...
Naye Nze Mukama Onjunyee..Mpangudde Lwakisaaa..
Nzijukila Jajja Bweyagamba
Muzukulu Embeela Nzibu
Naye Katonda Ataleka Beyatonda
Luliba Lumu Naffe Natujukilaa...
Obulumi Bwona Nebugenda....
Naseka Ngandowoza Birotto
Koyeee.... Oseka Na'yeee....
Olunaku Lulijaa.. Manyi Ojakwewuunya
Kitukiliddeee....

CHORUS

Na'ye Mazima Nze Aniii......Nze Ani Mukama
Gwoyambye Nosasilaa....Gwoyambye Nosasila
Na'ye Mazima Nze Aniii......
Ayi Katonda Ngolina Ekisa
Kuba Mazima Nze Aniii.....Nze Ani Mukama
Gwoyambye Nosasilaa....Gwoyambye Notasaa
Na'ye Mazima Nze Aniii......

VERSE THREE

Olikatondaa...Atasosola Mubaanabeee.....
Tofa Kubalungiiii...Ababi Nobasulaaa.....
Ekitibwakyoooo.....Namanyigolinaaaa....
Nze Ensi Gweyali Enyomaaaa
Wandibadde Ondekaaaaaa....

CHORUS

Na'ye Mazima Nze Aniii......Nze Ani Mukama
Gwoyambye Nosasilaa....Gwoyambye Nosasila
Na'ye Mazima Nze Aniii......
Ayi Katonda Ngolina Ekisa
Kuba Mazima Nze Aniii.....Nze Ani Mukama
Gwoyambye Nosasilaa....Gwoyambye Notasaa
Na'ye Mazima Nze Aniii......
Nze Ani Nze Ani Nze Ani

Close