View Lyrics: JANGU TWOGERE - Gofree 'en ... Modal close icon

Viewing lyrics for JANGU TWOGERE - Gofree 'en tkay15 by TKAY15 Music.

Intro
[Go*free: Hurming]
Hmmmmm
Na na na na na
Oooooh woaoh
Hmmm haaaa ye

Verse 1
[Go*free]
Tubadde fena ebanga lingi
lyona kuvadda eyo nga tukyalibato
Nga olabika bulungi, weyisa bulungi okilako malayika hmm
Bwenzijukira obugambo bwe wakozesanga, funa essanyu ku’mutima
Wayogela wayatula nti tuliba babiri, teli nakimu kiritwawukanya
Jukila ebisela byewankyalilanga ela tumanze ebanga tetulabagana

Bridge
Oooh Wotoli sibitegela

Chorus
Jangu eno gendi
Tugonjole ensonga ezitwawukanya
Ffe tuyise mugazibu aganji
Agasingako nakino kyetulimu
Siyina kyenkola nekitelela
Ffunayo akasela nyabo twogele
Wotoli sibitegela

Verse 2
[Tkay15]
Mukwano,
Kwatibwa ekisa guno’mutima gwolesse
Ogukuyayanila mukilo eyo nga webase
Nkulotata n’embiloto mukiro nga nebasse
Ngatutudde tuta embozi twegukanya ebyatugatta
mukwano gwaffe gwali gwakabi nga gujjudde
Ebilungo ebilunge nga tulinga Abalongo
Kyoka laba kino kye tulimu wekitwawudde
Kituzinzeko nga essanafu mubudde bwenkuba
Naye mukwano Jukila gyetuvudde
Togwamu manyi gwe jukila gyetuyise
Abatuuzze abaatumatila, Saako n’abaatwagala
Twe kwatte Katonda, atugyukize byetulese

Chorus
Jangu eno gendi
Tugonjole ensonga ezitwawukanya
Ffe tuyise mugazibu aganji
Agasingako nakino kyetulimu
Siyina kyenkola nekitelela
Ffunayo akasela nyabo twogele
Wotoli sibitegela

Verse 2
[Gofree]
Wayogela wayatula nti tuliba babiri
Telinakimu ffe kilitwawukanya
Jukila ebisela wewankyalilanga
ela tumaze ebanga nga tetulabagana…….

[Tkay15]
Ensi yange yali yazika Okuva wewandeka
Wandiguminkiliza mukwano gwe n’oddeka
Notandeka mukubonabona ngandinzeka
jangu Twogele Jangu Jangu twogele

Chorus
Jangu eno gendi
Tugonjole ensonga ezitwawukanya
Ffe tuyise mugazibu aganji
Agasingako nakino kyetulimu
Siyina kyenkola nekitelela
Ffunayo akasela nyabo twogele
Wotoli sibitegela

Nze sibitela

Outro
Njagala okimanye mukwano
Wotali embela ekaluba
Ebilowozobyo binzita
Ha Laba,
Sikyalya na mele
Sikyafuna natulo
Kano akayimba nkaweleza buliomu ayita mweno embela
Gwebalese jo juzi asinda olwobela Omukwano

Written: Go*free, tkay15
Produced: Charse Wreyce, Michael Jay
Studio: Pulse Inc 256

Close